Worthy

63 0 0
                                    

Oli wamanyi, Oli watendo
Mukama oli wakitibwa
Tukutenda-aa!
Katonda wa Yakobo,
Katonda wensozi
Muggaga w'obulamu
Tukusinza!

Tukusinza Mukama, Tukutenda
Olw'obuyinza bwo Mukama
Tukusutta Kabaka we nsi zonna
Wagulu eyo Tukutenda

Atonda ebirabo
Muggagga w'essanyu
Atuwadde n'emirembe
Tukutenda-aa!
Atuwanguza entalo
Asonyiwa, wa kisa
Omusumba omulungi
Tukusinza!

(English version)

A mighty God
Worthy to be praised
Lord of honor
We praise ...
Lord of Jacob
Lord of mountains
The author of life
We adore..

Chorus
We worship Lord, we praise
For you are mighty, O Lord
We uphold you Lord of all nations
In the highest we praise

Our gifts maker
The joy giver
Our source of peace
We praise
Our battles winner
A well of forgiveness
Good Shepherd, we adore

Kyegobola Robert
30 - June - 2017

Life MelodiesWhere stories live. Discover now